okukwagala kyangu nyo kinyumira
okukyogera nti onjagala nyo kinyonyogera
nze nkwagala
nkwagala nyo gw’ansingira
newenjiwa omusaayi guwandiika linnya lyo
yegwe asooka, yegwe owomumakati gw’asembayo
gw’atebaaka nze ninda nkoko kukokolima

woo ah eh
owomukwano
leero kenkuyimbidde ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso
owomukwano
leero kenkuyimbira ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso

wuuu
owomukwano
luli nga sinakulaba saali bulunji uhm
owomukwano
before nga sinalabuka nti ombadde wano kumpi
owomukwano ooh
nga mbadde nsubwa binji
owomukwano
buli lunaku omukwano gweyongera bunji uhm
owomukwano yah Jassie owomukwano ooh
owomukwano
nesiiba akatambala munzikiza aah
owomukwano
gwe newotayogera mpulira aah
owomukwano ooh owomukwano ooh

woo ah
owomukwano
leero kenkuyimbidde ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso
owomukwano
leero kenkuyimbira ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso

woooo..
owomukwano
yegwe taata yegwe maama aah
owomukwano
teri akusasula yegwe bbanja ah
lino ebbanja lyomukwano
yena amalayo era aleeta mukwano oh
guno gwe mukwano ooh
omukwano oh sweet owomukwano
owomera buli wa mukwano ooh yah
owomukwano
wolaba nga nakunyiiza nozibiriza

woo ah
owomukwano
leero kenkuyimbidde ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso
owomukwano
leero kenkuyimbira ka mukwano
kano kamukwano
nkwata nemikono gyo nzibula amaaso
uuuh

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here