Intro
Ah a-a-a-a uh
Ronnie on this this one
Nuh nguh nah
Eh e-e-e-e eh!
A big size Bebecool a mih comma again
Zagada
#1
Omukwano kati nsibisa Nkokoto
Abakulabako bagamba gwe oli kito
Nze nja kujjayo namanyi gomubuto
Kubanga byonkozesa Baby bya ndigito
Wegezagezamu okunoba
Jukira wa gyetuvudde baby nga tutoba
Onfumba nga afumba amagi boil
Omutima oguzanyisa nga azanya duyiro
The way your whine body, you shake your body
Onkubisa amasanyalaze munda muli
Oyagala nsumulule ne ku wallet
Ng’ate mu simu wansevingamu ngowa chapatti
Chorus
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Siri family ya wakayima
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Era sifanana nga bawakayima
#2
Alright, alright
Topapa kubinjigiriza
Topapa kubinjigiriza kuba nabyeyigiriza
Topapa kubiyimiriza
Topapa kubiyimiriza kuba nze ali kunjala
Kali ntandikwa, nga lutambi lwa cinema
Baby nga ojjudde eneema
Kyembadde mbuuza, ku speed kwotambulira
Ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo
Ongamba nze asinga
Ngate olinayo abalala eyo bo detinga
Ebifananyi nolayikinga,
Nkimanyi olina bingi byohayidinga
Chorus
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Siri family ya wakayima
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Era sifanana nga bawakayima
#3
Ah a-a-a-a uh
Ronnie on this this one
Nuh nguh nah
Eh e-e-e-e eh!
A big size Bebecool a mih comma again
Ontadde waggulu onsitula
Okuva e Kampala paka mutukula
Baby, o,utima gwange ogukutula
Mbiwulira abasajja bakusigula,
One two – Mu motoka zabasajja bakulabamu
Mbu osaba lift ate nga olina neyiyo
Nebuuza ekikutwala e Makerere
ate nga olina apartment osula mu bungalow
Chorus
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Siri family ya wakayima
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima [my lover]
Era sifanana nga bawakayima